Omusajja Olina Okumannya Style Eziwerako

Okuzina naddala ku musajja

Olina okumanya enzina eziwerako kuba buli mana erina enzina yaayo. Mulimu eyeetaga okuzina ebitama nemunda, okubojjerera obubojjerezi, okujipika akasaayiriro, eyeetaga okugonyola engonyole, okutabula obutabuzi ng’atabula sukaali.
Mulimu ey’okunoonya obunoonyi nga yeekwese, ey’okusonga obusonzi ku musino waggulu munyindo z’omusino. Kino tekiri kumusajja yekka wabula n’omukyala olina okwenyigiramu sikuteekawo buteesi n’obeera ng’omuteteme. Omukyala ggwe olina okulaga omusajja wa kooko weraze nga bwetwakitegeddeko nti tebeera mukifo kimu.
Ssinga osirika notamulaga weeri kimuvirako okkulerkera awo nga yye amazze ate nga ggwe tonamala. Nawe olina okutyemula amazina mulyoke munyumirwe, anti ono alya nono alya y’emmere ewooma.

Nawe omukyala gezzako okuyigga
Okusikina kyetaagisa nnyo mubiko musobole okunyumirwa era kireeta n’amaanyi ku muti g’omusajja asikinirwa ne munabunya y’omukyala asikina. Era kyekimu kubisaanyizo byanabunya eziwooma era kijukiza nomusajja wonna wabeera nti alina oku dda mangu
Abakyala mukitegere nti abasajja bawoomerwa nnyo omukyala asikina kuba abawa amaanyi mw’ekyo ky’akola.
Abasajja nammwe muyige enzina y’emana musobozese abakyala okusikina obulungi, anti enzina bw’ ebeera embi n’omukyala emubuzaako ensikina entuufu.
Okusikina kufuusa mangu nnyo abezina ababiri n’olwekyo kulina emigaso tegirojeka era temugezaako kugayaalira kusikina, anti n’ebweguba mupiira bwegutabaako bawagizi tegunyuma.

Be the first to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published.


*