OMUSAJJA ENGERI GY’ONOONYA MU MUKAZI WO

Omusajja ne bw’aba ne ssente ezenkana wa, naye ng’ensonga z’ekisenge tazitegeera, mukyala we tayinza kumubala nga musajja atuukiridde.

Ssemaka omutuufu omumanyira mu kisenge. Omusajja ne bw’aba ne ssente ezenkana wa, naye ng’ensonga z’ekisenge tazitegeera, mukyala we tayinza kumubala nga musajja atuukiridde.
Ekisinga okulemesa abasajja okusanyusa abaagalwa baabwe mu kisenge kwe kulemwa okubanoonya mu bifo ebituufu, n’okumala gazannya omweso nga tebagenderedde bifo ebikulu ebicamula omukazi.

1 Sooka omukuηηaanye ebirowoozo. Abakyala baba n’ebirowoozo ebibataataaganya obwongo. Eno y’ensonga lwaki olina okusooka okumukuηηaanya ebirowoozo nga munyumya emboozi ekwatagana ku byokwegatta wamu n’okumuwaana.

2 Mulage nti oyagala ebyokwegatta. Kozesa omubiri gwo ng’amaaso, emimwa n’emikono ng’omuweeweeta afune obwagazi.

3 Ebitundu ng’amatu, obulago, amabeere ne mu kiwato byonna biyamba okusumulula obusimu.

4 Okunywegera nsonga nkulu nga temunneegatta ne bwe mutandika okwegatta. Bw’oba oyagala omukazi okufuna obwagazi bwo munywegere awulire obugigi kubanga buli lw’afuna obwagazi n’ebitundu by’omubiri gwe bisumulukuka.

5 Obukyala nabwo tobusuulirira kubanga wano we wasinga okuva obwagazi obw’amaanyi era buli mukyala yenna bw’omukwatirira mu bukyala bwe afuna obwagazi obw’ensusso; Obwagazi bw’omukazi obusinga busibuka mu bukyala era omusajja osobola okunoonya omukyala ng’omuweeweeta mu bukyala bwe n’amatira era n’akutongoza mu basajja bonna nti ggwe asinga mu nsonga z’omukwano.

Bwe mutandikira ddala akaboozi, weewale okutuukira ddala munda. Sooka okome awo ku mugguukiriro, wabula ng’osooka kukuba ku ludda lwa kkono olwo n’odda ku ddyo, tuukako wansi mpolampola ne waggulu.

Bw’omaliriza guno omutendera, olwo tandika okukoona waggulu ne wansi ng’oyongezza ku sipiidi, era ng’okozesa mu maanyi amatonotono munno asobole okukuwulira nti waliwo ekigenda mu maaso.

Kino bw’onookikola obulungi ojja kulaba ng’omutadde ku bunkenke era kino ojja kukimanyira ku ngeri gy’anaaba akyusizzaamu oluyimba lw’eggwanga, ng’atambulira ku sipiidi yo.

Mu kiseera kino ajja kutandika okukusaba weeyongereko munda, wabula sooka olindeko okikole mu ngeri y’okumukanga ng’abadde takyetegekedde.

Mu kumuganga oteekeddwa obusajja okubutuusa ku kisenge ekyawula nnabaana n’obukyala, era bw’onookoonawo ajja kulaba nga yeekanga kuba bw’okoonawo wabeera wamuluma ate nga bwe wawoomerera, era ekinaavaamu kwongera kusumulula ag’emugga n’obwagazi

Be the first to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published.


*