Olugambo Luletera Amakka Okusasiika N’okwezina Obutanyuma

Kino kireteera amaka okusasika naddala singa omukyaala yaaba ayogedde kumusajja,anti abeera tayala. Ate ssinga buli omu awaana munne ombi baba bakyamufu anti buli awuulirako nti gundi awooma nnyo aba ayagala yeetukireyo amanye ebyo ebimwogerwako, mutuuliire ebigambo ebyomunju tebitoottolwa.

OBULWADDE
Singa omuntu abeera mulwadde afuna obutayagala era n’ebiyuungo nabyo tebiba namanyi . Bwoba omulwadde n’ owulira ng’ebigenda biddamu amaanyi olwo manya nti obulwadde bugenda bukendeera.
Wabula obutonotono nga’ omusajja, ssenyiga ebyo bwemwezina biwonna

OBUGAYAAVU
Obugayaavu buleetera omu okwekaanya munne ate nga omukolo gw’okwezina tegwetaaga kwekaanya kuba omu bweyekaanya munne kivaako okutta amaanyi gebiyuungo ekikola ku mukolo gunno nga kinno bwekibuulawo, obwagazi tewaba, ekiviiramu obuwoomi okufa awonno ng’ omukolo gwononese

Be the first to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published.


*