Okubuulirira Abalenzi

Okuyiiya eby’omu buliri si mulimu gwa mukazi yekka
MBALAMUSIZZA batabani ne mbeebaza gye mukola. Leero njagala okubalabula ku ngeri abamu gye mweyisaamu nga muli ne bannammwe mu kitanda etebasanyusa.
 
Abasinga mulowooza nti omukazi yekka y’ateekwa okuyiiya ebipya mu buliri.
 
Abamu mpulira munyumiza ne bannammwe nga bakazi bammwe bwe batamanyi kuyiiya bya mu kitanda era tebabasanyusa. Kituufu omukazi avunaanyizibwa okusanyusa munne mu kitanda, naye kino tekitegeeza nti ggwe omusajja oteekwa kulinda bulinzi munno akutuuseeko buli kimu.
 
Omusajja naawe ovunaanyizibwa kyenkanyi okusanyusa munno omuzannyo gulyoke gutabe. Naawe faayo okulaba nga buli lw’obeera ne munno oleetayo akakodyo akapya akanaamusikiriza okwegatta naawe n’okumuwa obwagazi.
 
Okugeza naawe oyinza okwambala ku butiiti, munno agenda okukukwatako nga bukuli mu kiwato, naye n’abuzannyisaako nga naawe bw’onyumirwa ng’ozannyisa obubwe. Oba bwe mutandika okutakula nabunnya genda nga munno omukyusa mpola, okukkakkana nga obuliri mubwebaseemu makiikakiika, oba nga mutunudde mirannamiro.
 
Bino byonna tebisumulula kwagala woowe! Bwe muba muli eyo, mutunuleko mu mmunye nga bw’omuyita ne ku linnya lye, era omukakase nti omwagala okuzaama! Oyinza n’okumuyita, okugeza nti, ‘Toopi ….munnange bwe mba neebase mu bisambi byo mpulira nga saagala kubivaamu…’
 
Olumu oyinza okutandika okumukomba mu bifo w’aba tasuubira gamba nga ku bukoowekoowe bw’amaaso, leero ate bw’otuuka eri gye musinga okwagala, eyo onyinnyittira ddala n’ojula n’okuyingizaayo omutwe. Olw’olumu musabe ekitanda mukiveeko mudde wansi, era bw’oba ng’okipanze nga muneebaka wansi, ggwe kennyini gw’osooka okweyala ye n’omuleka n’aba waggulu.
 
Ate nga muli bukunya nga bwe mwazaalibwa. Nga buli omu atuuse munne wonna awatali kugamba nti waliwo ekimuziyiziza okukola.

Be the first to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published.


*