KOLA BINO MUGANZI WO AMANYE MBU OYAGALA KABOOZI KEKIKURU

OBWAGAZI bw’akaboozi nga bwazze abufunye awulira ng’essaawa eyo ayagala kukanyumya. Kyokka olw’okuba Mukama yajjuza ensonyi mu bakyala, batya okukasaba baganzi baabwe. Kati ggwe omukyala atya okusaba muganziwo akaboozi olw’okuba tekyakutonderwa, kola bino munno ategeere nti okaagala wadde tokyatudde.
-lMwerippeko oliraanye ebitundu byo eby’ekyama ku bibye. Kino okikola muli mwekka kubanga bwe wabaawo abantu muswala. Oyinza n’okugattako okukulukuunya ebitundu byo ku bibye eno nga bw’omuweeweetako omubiri gwonna.

-Kwatakwata ku busajja bwe mpolampola: Ku kino gattako okumunyonyoogera nga bw’oyogera obugambo obuseeneekerevu, nga bino, “Tofaayo mukwano, enjala ekuluma, ng’enda kukuwa olye.” n’ebirala ebiringa ebyo.

-Munoonye omuweeweete era omunywegere woomanyi nti we wasibuka Obuswandi bw’omukwano gwe: Tomuweeza ojja kulaba ng’abadde tacamuka, atandise okucamuka, ggwe ng’ojjula bintu nga mweriira.

-Kwata obusajja bwe obusse ku mulyango gw’obukyala: Kino kikole nga bw’omuweeweeta era ng’olinga amusaaliza. Bw’ataabeeko kizibu ojja kulaba ng’acamuse.

-Teekamu ekyejo: Okugeza bw’abeerako w’akukutte, weebuuse nga bw’oyogeza ekyejo, osuulemu n’obuyimba obumpimpi obulaga nti onyumirwa byonna by’akola . Bw’anaalaba enneeyisa eno ajja kumanya mangu ky’oyagala era ky’omusuubiramu era tajja kukuleka okutuusa ng’akikuwadde. lTomukkiriza kwebaka: Beerako by’omukola ng’okumugambayo obugambo obuwooma ng’eno bw’omunwegara oba okumubuuzaayo ebikwata ku laavu. Bw’onoomuleka ne yeebaka kijja kukutwalira ebbanga okumuggyamu omwasi oba n’obutagumuggyiramu ddala n’otawaana n’obwagazibwo.

-Muteereko obuyimba obusaba omukwano: Munno bw’anaaba talina buzibu bwonna ajja kukimanya mangu nti omwetaaga era ajja kwanguwa okukuwa by’oyagala. Wabula kibeera kirungi n’osooka osoma embeera za munno okukakase ng’ali mu mbeera nnungi.

3 Comments

Leave a Reply

Your email address will not be published.


*