Ekikulukuto Kireetebwa Omwana Okulwa /Mu Bukyala Nga Tafuluma

Ekikulukuto kireetebwa omwana okulwa mu bukyala nga tafuluma

NEWANKUBADE abantu bangi bafuna essanyu mu kuzaala naye abakyala abamu ate bafuniramu ebizibu. Abamu bagaziwa mu mbugo ate abalaa bayulika

Obukyala mu butonde busobola okuyitamu omwana nga tebufunye buzibu. Naye kino oluusi tekisoboka naddala omukyala bw’amala ebbanga eddene ng’alumwa. Wano omwana amala ekiseera kinene ng’ali mu bukyala era laasitiika ne zita.
 

 Biki Ebireetera Omukyala okugaziwa oba Okuyulika?

Mu bawala abato olwokuba lasitiika ziba nnafu, zita oluusi ne zitaddamu kuguma.
 
Omwana bw’aba nga munene nnyo (asussa kkiro 4) kiba kizibu okuyita mu bukyala n’atabwonoona.
 
Omwana bw’aba tavuddeeyo bulungi n’awagamira mu bukyala ayinza okumuyuza.
 
Abakyala abazaala abaana abangi nabo batera okufuna obuzibu buno, kubanga buli omwana bw’ayita mu bukyala alina engeri gy’abukosaamu kubanga laasitiika zigenda zikendeera.
 
Abakyala abaatandika okwegatta nga bakyali bato nabo bafuna ekizibu kino bwe bazaala kubanga obukyala bwabwe buba bwakuluusanyizibwa laasitiika ne zita, olwo bwe muyitamu omwana ne zeeyongera okulebera.
 
N’olwekyo abasawo balina omulimu okunnyonnyola abakyala ku bizibu ebiyinza okubeerawo mu kuzaala era singa abeera ayulise ne bamuddaabiriza bulungi, n’asobola okuddawo.
 
Wabula omukyala ayinza okuyulika obubi munda mu mbugo n’abeera nga tasobola kusiba musulo na bubi, ate nga byonna biyita mu bukyala. Obulwadde buno bwe buyitibwa ekikulukuto era singa omukyala tafuna mangu bujjanjabi, afuuka ekyenyinyalwa kubanga abeera acuuma.
 
Abakyala n’abawala abalina obuzibu buno bangi naddala mu byalo, wabula nga batya okugenda mu malwaliro okufuna obujjanjabi. Abamu batuuka n’okulowooza nti baabaloga ekivundu, sso nga obuzibu bwonna buba bw’ava ku kuyulika nga bazaala.
 
Ekizibu kino kijjawo singa omukyala amala ebbanga ddene ng’asindika omwana wabula nga tafuluma. Omwana tateekeddwa kumala bbanga ddene mu bukyala kubanga gy’akoma okubeeramu, asobola okuyuza sayidi eriko akawago n’eriko awafulumira obubi, olwo byombi ne byegatta ne biyita mu bukyala.

12 Comments

  1. you are truly a just right webmaster. The web site loading speed is amazing. It seems that you’re doing any unique trick. Furthermore, The contents are masterwork. you’ve performed a wonderful process in this topic!

  2. Howdy! I know this is kinda off topic but I’d figured I’d ask. Would you be interested in exchanging links or maybe guest authoring a blog article or vice-versa? My blog goes over a lot of the same subjects as yours and I feel we could greatly benefit from each other. If you might be interested feel free to shoot me an e-mail. I look forward to hearing from you! Superb blog by the way!

  3. Hi, Neat post. There is an issue together with your website in internet explorer, could check this? IE nonetheless is the marketplace leader and a huge element of other folks will pass over your wonderful writing due to this problem.

  4. Undeniably consider that that you said. Your favourite justification seemed to be on the internet the simplest factor to be aware of. I say to you, I definitely get irked while folks consider worries that they plainly don’t understand about. You managed to hit the nail upon the highest and also outlined out the whole thing without having side effect , other folks could take a signal. Will likely be again to get more. Thanks

  5. Hey there! Quick question that’s entirely off topic. Do you know how to make your site mobile friendly? My weblog looks weird when viewing from my iphone. I’m trying to find a template or plugin that might be able to resolve this issue. If you have any suggestions, please share. With thanks!

  6. Guess I will just book mark this website. Do you have any video of that? Interesting content. I really love your write ups however… I am super dyslexic. Do you have videos on the subject? Well written!

Leave a Reply

Your email address will not be published.


*