EKIKKA KY’EMANA Y’OLUBUMBA BALIMU OMUCUUZI OGUTAMBUZA ABASAJJA SSEREBU

WALIWO abagamba nti abakazi bonna, ng’oggyeeko eky’obutafaanagana mu maaso, ffiga n’eddoboozi, naye mu bitundu byabwe eby’ekyama bafaanagana.

Abalina endowooza eyo muli bakyamu. Ssinga baali bafaanagana, lwaki abasajja beesiba ku bakazi abamu?

Abakazi baakula bulala e buziba. Olwaleero njagala tulabe abakazi abalina obukyala obw’olubumbabumba.

Bano tebalwanyizza basajja woowe! Buli amukwatako tayagala kumuta olw’Obuswandi n’obuwoomi bwe basirikidde munda eyo.

Naye abaffe: Olubumbabumba kye ki? Omukazi alina obukyala obw’olubumbabumba abeera muweweevu wansi.

Bw’obeera obuyingira, oba ng’omuntu alinnya ekigere kye mu ttosi erigonda ennyo kyokka nga ggumu ekimala, so si lino erijerebedde.

Naawe muli owulirira ddala ‘ekigere’ kyo nga kikkirira mpolampola ng’eno ‘ettosi’ bwe likikwata ne likibuna ng’owulira buli wamu likusibye tolina bw’ovaamu.

Bw’ogezaako okusikayo ‘ekigere’, ettosi lisigala likikutte era okozesaamu ku maanyi amatonotono.

Buli lw’ogezaako okuvaayo, wabaawo eddoboozi eriwulikika ng’eribaawo omuntu ng’akutte ku katima k’omupiira ate n’akata.

Abasajja bangi, bwe baagala ku bakyala ab’enkula eno tebabata. Katonda alina bw’akola ebintu bye. Abakazi abaakulaba bati abasinga tebatera kubeera balungi mu maaso.

Naye omusajja bw’akwata ku b’engeri eno, tomubuulira abo be boogerako nti babayiwaka n’amazzi ne baganywa.

Bw’olwazzi obw’olubumbabumba butera okubeera obufunda ng’oli bw’abuyingira tabeera ng’atabula akajiiko mu ggama. Ekirala, bubeera n’amazzi agata-salako ng’ate gabuguma.

Aboogezi bagamba nti omukazi ow’olubumbabumba osobola okumumanya ne bw’oba tonnaba kulambula kibuga kye.

Kigambibwa nti batera okubeera n’olwoya ku mubiri nga luweweera. Soogera ku bano abamera ebirevu wabula obwoya nga obw’oku mukono ne ku magulu buba bungi.

Batera okubeera ne kakoba ng’oyo akwata ku kyenyi ne mu mba.

Ne bwe kibeera kisaawe, kimerako olwoya lungi oluwanvu olwefaananyiriza ng’omukazi akuzizza enviiri kyokka nga si luwanvu nnyo.

Ekirala, tebatera kukoowa mangu. Wabula abakazi ab’engeri eno ba lubatu. Gwe amulina tomuta era tomujuza.

Bw’olimuta ne wabaayo ayitayo, oyinza okumufuuwa mu ng’ombe anti sukaali amulimu tasangikasangika

Leave a Reply

Your email address will not be published.


*