Akajjampuni Ayamba Omukazi Okufunza Oba Okufunda.

Ggwe omukazi alina ekizibu ky’okuba omugazi mu nsonga z’omukwano, keekwate okudda mu mbeera eneesanyusa munno. Ekirala akajjampuni kongera ebirungo by’omukwano mu mukazi, okusinziira ku bakugu mu ddagala ly’ekinnansi.

Omukazi ali mu mbeera ereka munno ng’atolotooma, ekiseera ky’okumusisinkana nga kituuse, kakunye wamu ne kayaayaana. Oluvannyuma kasonseke mu mana okumala ebbanga lya ddakiika eritakka wansi wa 30.
Mu ngeri endala eddagala lye limu likozese okutawaaza. Oluvannyuma lw’okuyenga, ssengejja otawaaze n’obwegendereza buli lw’olaba ng’essaawa mulindwa etuuse.

Be the first to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published.


*