Abasajja b´engalo ennyimpi ne mu buliri baba ba ‘bikuggu’

TUNUULIRA engalo za balo oba oyo omuvubuka akukwana ozeetegereze. Mpanvu, nnene, nnyimpi, nsongovu, zikaluba, zinnyogoga oba zituuyana buli kiseera? Bw’ozikwatamu owulira ng’akutte mu musenyu oba ku luwawu? Abantu bazizadde emize mu buliri:
 
Empanvu:
Bw’aba ne zino mwana wange weenyweze. Nga tonnamukkiriza kukutabaala mu nabunnya wo, olina okuba nga ebya ssenga wabikola bulungi kubanga bano mu kuyambako bakyala baabwe okubawanvuya abalongo bali mmo! Engalo zaabwe tezitera kutuulira awo. Ate ne ssemusajja batera okumuweza. Be bano b’owulira nti yamuyingidde kumpi kumutuuka ku mmeeme. Babeera bawanvu nnyo era bw’oba teweetegese bulungi, eby’okwegatta abikutamya.
 
Ezituuyana:
Wali obadde n’omuntu nga buli lw’omukwata mu ngalo zibaamu oluzzizzi? Ab’ekika kino batama nga mutuuse mu buliri. Buli lufunyiro ku mubiri gwe lufubutukamu entuuyo era omuntu bw’ati eby’okwegatta naye oyinza okubivaako kuba teri kitamya kaboozi nga ntuuyo!
 
Ennene:
Bannannyini zo batera okubeera abazito wansi era bw’oba toyagala kuyulika oyo wandibadde omwesonyiwa. Katonda yabawa obunene bw’oyinza okwewuunya. N’olwekyo bw’omukwata mu ngalo ng’olaba ziweza ebinyama, ebiddirira birowoozeeko omulundi ogusukka mu gumu nga tonnasalawo kumweyambulira.
 
Ennyimpi:
Abasajja abalina ennyimpi nabo si bangu nga bw’oyinza okulowooza. Ne ssemusajja atera okubeera omumpi. Ky’ova olaba ng’abakazi babajerega nnyo nti, “ggwe ow’ekikuggu okwana ani?” Olw’obumpi balina okukozesa obukugu nga beegatta basobole okumatiza abakazi mu buliri. Ggwe alina ekizibu kino, akakodyo kali mu kutwala ekiseera ng’onoonya munno ogende okumuteekamu akaninkini ko nga yayidde dda.
 
Entono:
Bano balina ekizibu kimu. Ababaddeko nabo bakizudde nti babeera n’obusajja obutono kyokka nga buwanvu. Bwe batuuka mu bukyala, bakirako omuntu akutte akati akawanvu n’akakozesa mu kinu. Ku bisenge by’obukyala obeera tobawulira kyokka nga wansi bakulumya ng’akati bwe kandifumise omuntu ku mubiri.
 
Ez’ekifumu:
Zino ziringa omutwe gw’effumu. Nsongovu ng’ate ziriko ekinyama ekinene. Bw’ogwa kw’ono nyweza. Ne wansi bw’aba yakula. Akutuuka wansi n’akufumita ate nga ne ku bisenge by’obukyala omuwulira. Wabula nkujjukiza nti okumatiza omukazi kiva ku ngeri gy’omunoonyezzaamu n’obwagazi bw’alina gy’oli. Ggwe lwana ku bino ojja kumumatiza.

Be the first to comment

Leave a Reply

Your email address will not be published.


*